1
Zabbuli 96:4
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kubanga Mukama mukulu, era agwana okutenderezebwa ennyo: Agwana okutiibwanga okusinga bakatonda bonna.
Compare
Explore Zabbuli 96:4
2
Zabbuli 96:2
Mumuyimbire Mukama, mwebaze erinnya lye: Mwolesenga obulokozi bwe buli lunaku buli lunaku.
Explore Zabbuli 96:2
3
Zabbuli 96:1
Mumuyimbire Mukama oluyimba oluggya: Mumuyimbire Mukama, mmwe ensi zonna.
Explore Zabbuli 96:1
4
Zabbuli 96:3
Mubuulirenga ekitiibwa kye mu mawanga, N'eby'amagero bye eri abantu bonna.
Explore Zabbuli 96:3
5
Zabbuli 96:9
Kale mumusinze Mukama mu butukuvu bwe. Mukankane mu maaso ge, mmwe ensi zonna!
Explore Zabbuli 96:9