1
Zabbuli 95:6-7
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mujje, tusinze, tuvuuname; Tufukamire mu maaso ga Mukama Omutonzi waffe: Kubanga ye Katonda waffe, Naffe tuli bantu ba ttale lye, era endiga ez'omu mukono gwe. Leero, oba nga munaawulira eddoboozi lye
Compare
Explore Zabbuli 95:6-7
2
Zabbuli 95:1-2
Mujje, tumuyimbire Mukama: Tumuyimbire n'eddoboozi ery'essanyu ejjinja ery'obulokozi bwaffe. Tujje mu maaso ge n'okwebaza, Tumuyimbire n'eddoboozi ery'essanyu ne zabbuli.
Explore Zabbuli 95:1-2
3
Zabbuli 95:3
Kubanga Mukama ye Katonda omukulu, Era Kabaka omukulu asinga bakatonda bonna.
Explore Zabbuli 95:3
4
Zabbuli 95:4
Enkonko z'ensi ziri mu mukono gwe; N'entikko z'ensozi nazo zizze.
Explore Zabbuli 95:4