1
Zabbuli 91:2
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Nnaayongeranga ku Mukama nti, “Oyo kye kiddukiro kyange, era kye kigo kyange: Katonda wange gwe nneesiga.”
Compare
Explore Zabbuli 91:2
2
Zabbuli 91:1
Oyo atuula mu kifo eky'oyo ali waggulu ennyo, Anaabeeranga wansi w'ekisiikirize eky'Omuyinza w'ebintu byonna.
Explore Zabbuli 91:1
3
Zabbuli 91:15
Alinkaabira, nange ndimuyitaba; Nnaabeeranga wamu naye bw'anaanakuwalanga: Ndimuwonya, ndimuwa ekitiibwa.
Explore Zabbuli 91:15
4
Zabbuli 91:11
Kubanga alikulagiririza bamalayika be, Bakukuume mu makubo go gonna.
Explore Zabbuli 91:11
5
Zabbuli 91:4
Anaakubikkangako n'ebiwaawaatiro bye, Era wansi w'ebyoya bye w'onoddukiranga: Amazima ge ye ngabo, ge gakuuma.
Explore Zabbuli 91:4
6
Zabbuli 91:9-10
Kubanga ggwe, Ayi Mukama, oli kiddukiro kyange! Omufudde oyo ali waggulu ennyo ekigo kyo w'otuula; Tewali kabi akalikubaako, So tewali kibonoobono ekirisemberera eweema yo.
Explore Zabbuli 91:9-10
7
Zabbuli 91:3
Kubanga oyo ye anaakulokolanga mu mutego ogw'oyo akuyigga, Ne mu kawumpuli omubi.
Explore Zabbuli 91:3
8
Zabbuli 91:7
Abantu olukumi (1,000) baligwa ne battibwa ku lubiriizi lwo, Era omutwalo (10,000) ne bagwa ku mukono gwo ogwa ddyo; Naye ggwe okuzikirira tekulikusemberera.
Explore Zabbuli 91:7
9
Zabbuli 91:5-6
Tootyenga lwa ntiisa ya kiro Newakubadde akasaale akakulumba emisana; Olw'olumbe oluttira mu kizikiza, Newakubadde olw'okuzikiriza okufaafaaganya mu ttuntu.
Explore Zabbuli 91:5-6