1
Zabbuli 90:12
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Otuyigirize tubalenga bwe tutyo ennaku zaffe, Tulyoke tufune omutima omugezigezi.
Compare
Explore Zabbuli 90:12
2
Zabbuli 90:17
Era n'obulungi bwa Mukama Katonda waffe bubeerenga ku ffe: Era otunywerezenga emirimu gy'emikono gyaffe: Weewaawo, emirimu gy'emikono gyaffe oginywezenga.
Explore Zabbuli 90:17
3
Zabbuli 90:14
Otukkuse enkya n'okusaasira kwo; Tusanyukenga, tujaguzenga, ennaku zaffe zonna.
Explore Zabbuli 90:14
4
Zabbuli 90:2
Ensozi nga tezinnatondebwa, Era nga tonnabumba nsi n'ebintu ebirimu, Okuva mu mirembe gyonna okutuusa mu mirembe gyonna, ggwe Katonda.
Explore Zabbuli 90:2
5
Zabbuli 90:1
Mukama, ggwe oli kifo kyaffe eky'okutuulamu Mu mirembe gyonna.
Explore Zabbuli 90:1
6
Zabbuli 90:4
Kubanga emyaka olukumi (1,000) mu maaso go Giri ng'olwajjo olwayita, Era ng'ekisisimuka ky'ekiro.
Explore Zabbuli 90:4