1
Zabbuli 70:4
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Bonna abakunoonya bakusanyukirenga bajaguzenga; N'abo abaagala obulokozi bwo boogerenga bulijjo nti, “Katonda agulumizibwenga.”
Compare
Explore Zabbuli 70:4
2
Zabbuli 70:5
Naye nze ndi mwavu, sirina kintu! Oyanguwe okujja gye ndi, Ayi Katonda! Ggwe oli mubeezi wange era omulokozi wange; Ayi Mukama, tolwawo!
Explore Zabbuli 70:5
3
Zabbuli 70:1
Oyanguwe, Ayi Katonda, okundokola! Oyanguwe okunnyamba, Ayi Mukama!
Explore Zabbuli 70:1