1
Zabbuli 59:16
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Naye nze nnaayimbanga ku maanyi go; Weewaawo, nnaayimbiranga ddala ku kusaasira kwo enkya. Kubanga wali kigo kyange ekiwanvu, N'ekiddukiro ku lunaku olw'okutegana kwange.
Compare
Explore Zabbuli 59:16
2
Zabbuli 59:17
Ggwe, Ayi amaanyi gange, gwe nnaayimbiranga okukutendereza, Kubanga Katonda kye kigo kyange ekiwanvu, Katonda andaga okusaasira kwe.
Explore Zabbuli 59:17
3
Zabbuli 59:9-10
Ayi amaanyi gange, nnaakulindiriranga ggwe; Kubanga Katonda kye kigo kyange ekiwanvu. Katonda wange mu kusaasira kwe anansinsinkana; Katonda anandabisa bye njagala nga bituuka ku balabe bange.
Explore Zabbuli 59:9-10
4
Zabbuli 59:1
Ondokole mu balabe bange, Ayi Katonda wange, Onkuume eri abo abangolokokerako.
Explore Zabbuli 59:1