1
Zabbuli 58:11
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Abantu ne balyoka boogera nti Mazima waliwo empeera omutuukirivu gy'aliweebwa; Mazima waliwo Katonda asala omusango mu nsi.
Compare
Explore Zabbuli 58:11
2
Zabbuli 58:3
Ababi bakyama nga bakyali mu lubuto, Baasobya okuva mu buto bwabwe, nga boogera eby'obulimba.
Explore Zabbuli 58:3
3
Zabbuli 58:1-2
Mulagira ebituufu mwe ba katonda? Mulamula abaana b'abantu mu mazima? Nedda naye mu mitima gyammwe mulowooza kukola bubi; N'emikono gyammwe mukola bya ttima mu nsi.
Explore Zabbuli 58:1-2