1
Zabbuli 47:1
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mukube mu ngalo, mmwe abantu mwenna! Mwogerere waggulu eri Katonda, n'eddoboozi ery'essanyu!
Compare
Explore Zabbuli 47:1
2
Zabbuli 47:2
Kubanga Mukama ali waggulu ennyo wa ntiisa, Ye kabaka omukulu afuga ensi zonna.
Explore Zabbuli 47:2
3
Zabbuli 47:7
Kubanga Katonda ye Kabaka w'ensi zonna; Muyimbe okumutendereza ne zabbuli.
Explore Zabbuli 47:7