1
Zabbuli 43:5
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kiki ekikunyikaziza gwe, emmeeme yange? Era kiki ekikweraliikiriza? Suubira mu Katonda; kubanga ndiddamu ne mutendereza, omuyambi wange era Katonda wange.
Compare
Explore Zabbuli 43:5
2
Zabbuli 43:3
Kale otume omusana gwo n'amazima go; ebyo binnuŋŋamye, Bindeete ku lusozi lwo olutukuvu, Ne mu weema zo.
Explore Zabbuli 43:3
3
Zabbuli 43:1
Onsalire omusango, Ayi Katonda, era ompolereze eri abantu abatatya Katonda; Ondokole eri omuntu omulimba atali mutuukirivu!
Explore Zabbuli 43:1