1
Zabbuli 42:11
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kiki ekikunyikaziza gwe, emmeeme yange? Era kiki ekikweraliikiriza? Suubira mu Katonda; kubanga ndiddamu ne mutendereza, omuyambi wange era Katonda wange.
Compare
Explore Zabbuli 42:11
2
Zabbuli 42:1-2
Ng'empeewo bw'ewejjawejja olw'amazzi, Bw'etyo n'emmeeme yange bw'ewejjawejja ku lulwo, Ayi Katonda. Emmeeme yange erumwa enjala ku lwa Katonda, omulamu. Ndijja ddi ne ndabika mu maaso ga Katonda?
Explore Zabbuli 42:1-2
3
Zabbuli 42:5
Kiki ekikunyikaziza gwe, emmeeme yange? Era kiki ekikweraliikiriza? Suubira mu Katonda; kubanga ndiddamu ne mutendereza, omuyambi wange
Explore Zabbuli 42:5
4
Zabbuli 42:3
Amaziga gange ye mmere yange emisana n'ekiro, So nga abantu baŋŋamba obudde okuziba nti, “Katonda wo ali luda wa?”
Explore Zabbuli 42:3
5
Zabbuli 42:6
era Katonda wange. Ayi Katonda wange, emmeeme yange yeenyika munda mu nze, Bw'entyo nkulowoozaako nga ndi mu nsi ya Yoludaani, Era ne ku nsozi za Kerumooni, ne ku kasozi Mizali
Explore Zabbuli 42:6