1
Zabbuli 36:9
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kubanga w'oli we wali oluzzi olw'obulamu. Mu musana gwo naffe mwe tunaalabiranga omusana.
Compare
Explore Zabbuli 36:9
2
Zabbuli 36:7
Ekisa kyo, Ayi Katonda, nga kya muwendo mungi! Era abantu baddukira gy'oli.
Explore Zabbuli 36:7
3
Zabbuli 36:5
Ekisa kyo, Ayi Mukama, kituuka ne ku ggulu, Obwesige bwo butuuka ne mu bire.
Explore Zabbuli 36:5
4
Zabbuli 36:6
Obutuukirivu bwo buli ng'ensozi engulumivu, Ennamula yo ekka ng'ennyanja ey'eddubi. Ayi Mukama, ggwe owonya abantu n'ebisolo.
Explore Zabbuli 36:6