1
Zabbuli 35:1
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Ayi Mukama, wakana n'abo abawakana nange, Lwana n'abo abalwana nange.
Compare
Explore Zabbuli 35:1
2
Zabbuli 35:27
Boogerere waggulu olw'essanyu, bajaguze, abo abaagala nsinge omusango. Era boogerenga bulijjo nti, Mukama agulumizibwe, Asanyuka okulaba ng'omuddu we ng'awangudde.
Explore Zabbuli 35:27
3
Zabbuli 35:28
Olwo ndirangirira obutuukirivu bwo, Ne ttendo lyo obudde okuziba.”
Explore Zabbuli 35:28
4
Zabbuli 35:10
N'omutima gwange gwonna ndigamba nti, “Mukama, ani afaanana nga ggwe, Awonya omunafu eri oyo amusinga amaanyi, Awonya omwavu eri oyo amunyagako ebibye?”
Explore Zabbuli 35:10