1
Zabbuli 28:7
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mukama ge maanyi gange era ye ngabo yange. Omutima gwange gumwesiga, annyamba. Omutima gwange kyeguva gusanyuka ennyo, Nnaayimbanga okumutendereza.
Compare
Explore Zabbuli 28:7
2
Zabbuli 28:8
Mukama ge maanyi g'abantu be, Kye kinnunulo eky'obulokozi eri oyo gwe yasiiga amafuta.
Explore Zabbuli 28:8
3
Zabbuli 28:6
Atenderezebwe Mukama, Kubanga awulidde bye mmusaba.
Explore Zabbuli 28:6
4
Zabbuli 28:9
Lokola abantu bo, obawenga omukisa, Obaliisenga, obawanirirenga emirembe gyonna.
Explore Zabbuli 28:9