1
Zabbuli 27:14
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Lindirira Mukama, Ddamu amaanyi, ogume omwoyo. Weewaawo, lindirira Mukama.
Compare
Explore Zabbuli 27:14
2
Zabbuli 27:4
Ekigambo kimu nkisabye Mukama, kye nnaanoonyanga; Okutuulanga mu nnyumba ya Mukama ennaku zonna ez'obulamu bwange, Okutunuuliranga obulungi bwa Mukama, n'okumwebuuzangako mu Yeekaalu ye.
Explore Zabbuli 27:4
3
Zabbuli 27:1
Mukama kye kitangaala kyange era ye mulokozi wange, ani gwe nnaatya? Mukama ya nkuuma, ani anankankanya?
Explore Zabbuli 27:1
4
Zabbuli 27:13
Nzikiriza nti ndiraba obulungi bwa Mukama mu nsi ey'abalamu.
Explore Zabbuli 27:13
5
Zabbuli 27:5
Kubanga ku lunaku olw'okunakuwala alinkuuma mu kyama mu nnyumba ye. Ali nkweka mu weema ye aweekusifu, Waggulu ku lwazi.
Explore Zabbuli 27:5