1
Zabbuli 22:1
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Katonda wange, Katonda wange, kiki ekikundesezza? Lwaki okunneesamba n'otonnyamba, n'otowulira kukaaba kwange?
Compare
Explore Zabbuli 22:1
2
Zabbuli 22:5
Baakukoowoolanga ggwe, ne bawonyezebwanga: Baakwesiganga ggwe, ne batakwasibwanga nsonyi.
Explore Zabbuli 22:5
3
Zabbuli 22:27-28
Amawanga gonna galijjukira ne gakyukira Mukama, N'ebika byonna eby'amawanga birimusinza. Kubanga Mukama ye kabaka, Ye yafuga amawanga.
Explore Zabbuli 22:27-28
4
Zabbuli 22:18
Bagabana ebyambalo byange, Ne bakuba akalulu ku lugoye lwange.
Explore Zabbuli 22:18
5
Zabbuli 22:31
Balibuulira obulokozi bwa Mukama, Abantu abalizaalibwa.
Explore Zabbuli 22:31