1
Zabbuli 146:5
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Alina omukisa oyo alina Katonda wa Yakobo okuba omubeezi we, Ng'essuubi lye liri mu Mukama Katonda we
Compare
Explore Zabbuli 146:5
2
Zabbuli 146:3
Temwesiganga balangira Newakubadde omwana w'omuntu, omutali buyambi bwonna.
Explore Zabbuli 146:3
3
Zabbuli 146:7-8
Asalira omusango abajoogebwa mu mazima; Awa emmere abalumwa enjala; Mukama asumulula abasibe; Mukama azibula amaaso g'abazibe; Mukama awanirira abazitoowereddwa; Mukama ayagala abatuukirivu
Explore Zabbuli 146:7-8
4
Zabbuli 146:6
Eyakola eggulu n'ensi, ennyanja, n'ebibirimu byonna; Omwesigwa emirembe gyonna
Explore Zabbuli 146:6
5
Zabbuli 146:9
Mukama akuuma bannamawanga; Awanirira atalina kitaawe ne nnamwandu; Naye ekkubo ery'ababi alivuunikirira ddala.
Explore Zabbuli 146:9