1
Engero 9:10
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera: N'okumanya oyo Omutukuvu kwe kutegeera.
Compare
Explore Engero 9:10
2
Engero 9:8
Tobuuliriranga mukudaazi aleme okukukyawa: Buuliriranga ow'amagezi, anaakwagalanga.
Explore Engero 9:8
3
Engero 9:9
Yigirizanga ow'amagezi, aneeyongeranga okuba n'amagezi: Yigirizanga omutuukirivu, aneeyongeranga okuyiga.
Explore Engero 9:9
4
Engero 9:11
Kubanga ku bwange ennaku zo ziryongerwako, N'emyaka egy'obulamu bwo girisukkirizibwa.
Explore Engero 9:11
5
Engero 9:7
Anenya omukudaazi yeeswaza: N'oyo abuulirira omubi yeerumya yekka.
Explore Engero 9:7