1
Engero 20:22
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Tewewereranga kuwoolera ggwanga, Olekanga Mukama n'akulwanirira.
Compare
Explore Engero 20:22
2
Engero 20:24
Mukama yafuga okutambula kw'omuntu; Kale nno omuntu ayinza atya okutegeera ekkubo lye?
Explore Engero 20:24
3
Engero 20:27
Omwoyo gw'omuntu ye ttaala ya Mukama, Emulisa byonna eby'omunda.
Explore Engero 20:27
4
Engero 20:5
Omuntu by'alowooza, biri ng'amazzi agali mu luzzi oluwanvu; Omutetenkanya, y'agasenayo.
Explore Engero 20:5
5
Engero 20:19
Abungeesa eŋŋambo, takuuma byama, Kale tomwesemberezanga oyo ali bwatyo.
Explore Engero 20:19
6
Engero 20:3
Kya kitiibwa okwewala ennyombo, Naye omusiru yayagala okuyomba.
Explore Engero 20:3
7
Engero 20:7
Omuntu omutuukirivu atambulira mu butayonoona bwe, Abaana be abaddawo balina omukisa.
Explore Engero 20:7