1
Engero 19:21
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Omuntu ateekateeka bingi mu mutima gwe okukola; Naye Mukama by'ayagala, bye bituukirira.
Compare
Explore Engero 19:21
2
Engero 19:17
Awa omwavu awola Mukama, Era Mukama alimusasula olw'ekikolwa kye ekirungi.
Explore Engero 19:17
3
Engero 19:11
Okufumiitiriza okw'amagezi, kulwisaawo omuntu okusunguwala; Era okusonyiwa ekisobye kye kitiibwa kye.
Explore Engero 19:11
4
Engero 19:20
Sangayo omwoyo eri okubuulirirwa, okkirizenga okuyigirizibwa, Olwo lw'olibeera n'amagezi gye bujja.
Explore Engero 19:20
5
Engero 19:23
Okutya Mukama kuleeta bulamu: N'oyo ali nakwo anaabeereranga awo nga kumumala; Talijjirwa bubi.
Explore Engero 19:23
6
Engero 19:8
Afuna amagezi yeeyagaliza ekirungi, Anyweza okutegeera aliraba ebirungi
Explore Engero 19:8
7
Engero 19:18
Kangavvulanga omwana wo, nga wakyaliwo essuubi; So tomuleka kuzikirira.
Explore Engero 19:18
8
Engero 19:9
Omujulirwa ow'obulimba talirema kubonerezebwa; N'oyo alimba alizikirira.
Explore Engero 19:9