1
Engero 18:21
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Okufa n'obulamu biba mu buyinza bw'olulimi; N'abo abalwagala balirya ebibala byalwo.
Compare
Explore Engero 18:21
2
Engero 18:10
Erinnya lya Mukama kigo ky'amaanyi: Omutuukirivu addukira omwo n'aba mirembe.
Explore Engero 18:10
3
Engero 18:24
Abantu abamu beefuula okuba ab'omukwano; Naye waliwo ow'omukwano akunywererako n'okusinga ow'oluganda.
Explore Engero 18:24
4
Engero 18:22
Alaba omukazi okumuwasa aba azudde ekirungi, Era afuna okuganja eri Mukama.
Explore Engero 18:22
5
Engero 18:13
Addamu nga tannawulira, aba musiru, era aswala.
Explore Engero 18:13
6
Engero 18:2
Omusiru tafaayo kutegeera, Naye kyafaayo kwe kwogera ebiri mu mutima gwe.
Explore Engero 18:2
7
Engero 18:12
Okwekulumbaza, kwe kukulembera okuzikirira; N'okwetoowaza, kwe kukulembera ekitiibwa.
Explore Engero 18:12