1
Engero 16:3
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Emirimu gyo gikwasenga Mukama, By'otegese lwe binaatuukirizibwanga.
Compare
Explore Engero 16:3
2
Engero 16:9
Omuntu y'ateekateeka by'anaakola; Naye Mukama yabiruŋŋamya okutuukirira.
Explore Engero 16:9
3
Engero 16:24
Ebigambo ebisanyusa biringa mubisi gwa njuki okuwooma; Bizzaamu amaanyi, era bireeta obulamu.
Explore Engero 16:24
4
Engero 16:1
Omuntu ateekateeka by'anaakola; Naye Mukama y'asalawo eky'enkomerero.
Explore Engero 16:1
5
Engero 16:32
Alwawo okusunguwala asinga omuzira nnamige; Eyeefuga mu mutima, asinga awangula ekibuga.
Explore Engero 16:32
6
Engero 16:18
Amalala gakulembera okuzikirira, N'omwoyo ogwegulumiza gukulembera ekigwo.
Explore Engero 16:18
7
Engero 16:2
Amakubo gonna ag'omuntu gaba malongoofu mu maaso ge ye: Naye Mukama apima emyoyo.
Explore Engero 16:2
8
Engero 16:20
Assaayo omwoyo eri ekigambo anaalabanga ebirungi: Era buli eyeesiga Mukama alina omukisa.
Explore Engero 16:20
9
Engero 16:8
Okufuna akatono mu mazima, Kisinga okufuna ebingi, mu bukumpanya.
Explore Engero 16:8
10
Engero 16:25
Waliwo ekkubo omuntu ly'ayita eddungi, Naye ku nkomerero limutwala mu kufa.
Explore Engero 16:25
11
Engero 16:28
Omuntu omubambaavu aleeta ennyombo; N'omulyolyomi akyayisa ab'omukwano ennyo.
Explore Engero 16:28