1
Matayo 4:4
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Naye Yesu n'addamu n'agamba nti, “Kyawandiikibwa nti, ‘Omuntu tabanga mulamu na mmere yokka, wabula na buli kigambo ekiva mu kamwa ka Katonda.’ ”
Compare
Explore Matayo 4:4
2
Matayo 4:10
Awo Yesu n'amugamba nti, “Vaawo genda, Setaani! kubanga kyawandiikibwa nti, ‘Osinzanga Mukama Katonda wo, era gw'oweerezanga yekka.’ ”
Explore Matayo 4:10
3
Matayo 4:7
Yesu n'amugamba nti, “Kyawandiikibwa nate nti, ‘tokemanga Mukama Katonda wo.’ ”
Explore Matayo 4:7
4
Matayo 4:1-2
Awo Yesu n'atwalibwa Omwoyo mu ddungu okukemebwa Setaani. Bwe yamala okusiiba ennaku ana (40), emisana n'ekiro, enjala n'eryoka emuluma.
Explore Matayo 4:1-2
5
Matayo 4:19-20
N'abagamba nti, “Mujje, muyite nange, nange ndibafuula abavubi b'abantu.” Amangwago ne baleka awo obutimba bwabwe, ne bamugoberera.
Explore Matayo 4:19-20
6
Matayo 4:17
Yesu n'asookera awo okubuulira n'okugamba abantu nti, “Mwenenye; kubanga obwakabaka obw'omu ggulu bunaatera okutuuka.”
Explore Matayo 4:17
Home
Bible
Plans
Videos