1
Matayo 3:8
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mubale ebibala ebisaanidde okwenenya
Compare
Explore Matayo 3:8
2
Matayo 3:17
laba, eddoboozi ne liva mu ggulu, nga ligamba nti, “Oyo ye Mwana wange, gwe njagala, gwe nsanyukira ennyo.”
Explore Matayo 3:17
3
Matayo 3:16
Awo Yesu, bwe yamala okubatizibwa, amangu ago n'ava mu mazzi; laba, eggulu ne libikkuka, n'alaba Omwoyo gwa Katonda nga gukka ng'ejjiba, nga gujja ku ye
Explore Matayo 3:16
4
Matayo 3:11
Nze mbabatiza n'amazzi olw'okwenenya; naye oyo ajja emabega wange ye ansinga amaanyi, sisaanira na kukwata ngatto ze; oyo alibabatiza n'Omwoyo Omutukuvu n'omuliro.
Explore Matayo 3:11
5
Matayo 3:10
Naye kaakano embazzi eteekeddwa ku kikolo ky'emiti; buli muti ogutabala bibala birungi gunaatemebwa, gunaasuulibwa mu muliro.
Explore Matayo 3:10
6
Matayo 3:3
Kubanga Yokaana oyo nnabbi Isaaya gwe yayogerako, ng'agamba nti, “Eddoboozi ly'oyo ayogerera waggulu mu ddungu nti, Mulongoose oluguudo lwa Mukama, Muluŋŋamye amakubo ge.”
Explore Matayo 3:3
Home
Bible
Plans
Videos