1
Matayo 25:40
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Ne Kabaka aliddamu alibagamba nti, ‘Mazima mbagamba nti Nga bwe mwakola omu ku abo baganda bange abasinga obuto, mwakikola nze.’
Compare
Explore Matayo 25:40
2
Matayo 25:21
Mukama we n'amugamba nti, ‘Weebale, oli muddu mulungi mwesigwa; wali mwesigwa mu bitono, ndikusigira ebingi, yingira mu ssanyu lya mukama wo.’
Explore Matayo 25:21
3
Matayo 25:29
Kubanga buli muntu alina aliweebwa, era aliba na bingi; naye atalina, aliggibwako na kiri kyali nakyo.
Explore Matayo 25:29
4
Matayo 25:13
Kale mutunule, kubanga temumanyi lunaku newakubadde ekiseera.”
Explore Matayo 25:13
5
Matayo 25:35
kubanga nnalina enjala ne mumpa eky'okulya, nnalina ennyonta ne munnywesa, nnali mugenyi ne munsuza
Explore Matayo 25:35
6
Matayo 25:23
Explore Matayo 25:23
7
Matayo 25:36
nnali bwereere ne munnyambaza, nnali mulwadde ne munnambula, nnali musibe mu kkomera, ne mujja mundaba.’
Explore Matayo 25:36
Home
Bible
Plans
Videos