1
Matayo 18:20
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kubanga we baba ababiri oba basatu nga bakuŋŋaanye mu linnya lyange, nange ndi awo wakati waabwe.
Compare
Explore Matayo 18:20
2
Matayo 18:19
Nate mbagamba nti Oba bannammwe babiri bwe beetabanga ku nsi buli kigambo kyonna kye balisaba, kiribakolerwa Kitange ali mu ggulu.
Explore Matayo 18:19
3
Matayo 18:2-3
Awo Yesu n'ayita omwana omuto, n'amuyimiriza wakati waabwe, n'agamba nti, “Mazima mbagamba nti Bwe mutakyuka ne mufuuka ng'abaana abato, temuliyingira n'akatono mu bwakabaka obw'omu ggulu.
Explore Matayo 18:2-3
4
Matayo 18:4
Kale buli eyeewombeeka ng'omwana ono omuto, ye mukulu mu bwakabaka obw'omu ggulu.
Explore Matayo 18:4
5
Matayo 18:5
Na buli alisembeza omwana omuto omu ng'ono mu linnya lyange ng'asembezezza nze.”
Explore Matayo 18:5
6
Matayo 18:18
Mazima mbagamba nti Byonna bye mulisiba ku nsi birisibwa mu ggulu, era byonna bye mulisumulula ku nsi birisumululibwa mu ggulu.
Explore Matayo 18:18
7
Matayo 18:35
Bw'atyo ne Kitange ali mu ggulu bw'alibakola mmwe, singa buli muntu tasonyiwa muganda we mu mutima gwe.”
Explore Matayo 18:35
8
Matayo 18:6
“Naye alyesitazza ku abo abato bano abanzikiriza, waakiri asibibwe mu bulago olubengo olunene, balyoke bamusuule mu buziba bw'ennyanja.
Explore Matayo 18:6
9
Matayo 18:12
“Mulowooza mutya? Omuntu bw'aba n'endiga ze ekikumi (100), emu ku zo bw'ebula, taleka ziri ekyenda mu omwenda (99), n'agenda ku nsozi, n'anoonya eyo ebuzeeko?
Explore Matayo 18:12
Home
Bible
Plans
Videos