1
Yeremiya 39:17-18
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Naye ggwe ndikuwonyeza ku lunaku olwo, bw'ayogera Mukama, so toliweebwayo mu mukono gw'abasajja b'otya. Kubanga sirirema kukulokola, togenda kuttibwa, naye obulamu bwo buliba munyago gy'oli, kubanga weesize nze, bw'ayogera Mukama.’ ”
Compare
Explore Yeremiya 39:17-18