1
Okuva 4:11-12
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mukama n'amubuuza nti, “Ani eyakola akamwa k'omuntu? Oba ani akola kasiru oba kiggala oba alaba, oba muzibe? Si nze Mukama? Kale, kaakano genda, nange ndibeera wamu naawe, ndikusobozesa okwogera era ndikutegeeza by'olyogera.”
Compare
Explore Okuva 4:11-12
2
Okuva 4:10
Musa n'agamba Mukama nti, “Ayi Mukama siri mwogezi mulungi okuva ddi na ddi, wadde okuva lwe watandise okwogera nange; kubanga soogera mangu, era n'ebigambo byange si bingi.”
Explore Okuva 4:10
3
Okuva 4:14
Obusungu bwa Mukama ne bubuubuukira Musa, n'ayogera nti, “Alooni muganda wo, Omuleevi, taliiwo? Mmanyi nga ayinza okwogera obulungi. Era, laba, wuuyo ajja okukusisinkana; bw'anaakulaba ajja kusanyuka.
Explore Okuva 4:14
Home
Bible
Plans
Videos