“Teweekoleranga ekifaananyi ekyole, newakubadde ekifaananyi eky'ekintu kyonna kyonna, ekiri waggulu mu ggulu, newakubadde ekiri wansi ku ttaka, newakubadde ekiri mu mazzi agali wansi w'ettaka; tobivuunamiranga ebyo, so tobiweerezanga; kubanga nze Mukama Katonda wo, ndi Katonda wa buggya, abiwalana ku baana ebibi bya bajjajjaabwe okutuusa ku mirembe egy'oku bannakasatwe ne ku bannakana, egy'abantu abankyawa