1
Okuva 14:14
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mukama anaabalwanirira, nammwe munaasirika.”
Compare
Explore Okuva 14:14
2
Okuva 14:13
Musa n'agamba abantu nti, “Temutya, muyimirire buyimirizi, mulyoke mulabe obulokozi bwa Mukama bw'anaabakolera leero; kubanga Abamisiri be mulabye leero, temulibalaba nate emirembe gyonna.
Explore Okuva 14:13
3
Okuva 14:16
Era yimusa omuggo gwo, ogolole omukono gwo ku nnyanja, ogyawulemu; n'abaana ba Isiraeri banaayita wakati mu nnyanja nga ku lukalu.
Explore Okuva 14:16
4
Okuva 14:31
Isiraeri ne balaba omulimu omunene Mukama gwe yakola Abamisiri, abantu ne batya Mukama; ne bamukkiriza Mukama, n'omuddu we Musa.
Explore Okuva 14:31
Home
Bible
Plans
Videos