1
Okuva 1:17
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Naye abazaalisa ne batya Katonda, ne batakola nga bwe baalagirwa kabaka w'e Misiri, ne baleka abaana ab'obulenzi nga balamu.
Compare
Explore Okuva 1:17
2
Okuva 1:12
Naye Abamisiri gye baakoma okubonyaabonya abaana ba Isiraeri, n'abaana ba Isiraeri gye baakoma okweyongera obungi n'okubuna mu nsi eyo. Abamisiri ne banakuwala nnyo olw'abaana ba Isiraeri
Explore Okuva 1:12
3
Okuva 1:21
Olw'okubanga abazaalisa baatya Katonda, n'abawa abaana.
Explore Okuva 1:21
4
Okuva 1:8
Awo kabaka omuggya ataamanya Yusufu, n'alya obwakabaka.
Explore Okuva 1:8
Home
Bible
Plans
Videos