1
Ekyamateeka Olwokubiri 32:4
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Lwazi, omulimu gwe mutuukirivu; Asalawo obulungi ensonga; Katonda mwesigwa, w'amazima, Akola ebituufu eby'obwenkanya.
Compare
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 32:4
2
Ekyamateeka Olwokubiri 32:39
Mulabe kaakano nga nze, nze wuuyo, So tewali katonda mulala Nze nzita, era nze mpa obulamu; Nfumise, era mponya; So tewali ayinza okubalokola okubaggya mu mukono gwange.
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 32:39
3
Ekyamateeka Olwokubiri 32:3
Kubanga nnaatenda erinnya lya Mukama: Ne njatula obukulu bwa Katonda waffe.
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 32:3