1
Ekyamateeka Olwokubiri 31:6
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Mubeere n'amaanyi, mugume omwoyo, temutya so temubatekemukira; kubanga Mukama Katonda wammwe ye nnyini ye aligenda nammwe; taabalekenga so taabaabulirenga.
Compare
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 31:6
2
Ekyamateeka Olwokubiri 31:8
Era Mukama yennyini abakulembera; anaabeeranga naawe, taakulekenga so taakwabulirenga; totya so totekemuka.”
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 31:8
3
Ekyamateeka Olwokubiri 31:7
Awo Musa n'ayita Yoswa n'amugamba mu maaso ga Isiraeri yenna nti, Beera n'amaanyi, guma omwoyo; kubanga ggwe olikulembera abantu bano okugenda mu nsi Mukama gye yalayirira bajjajjaabwe okubawa; era ggwe olibasobozesa okugisikira.
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 31:7