1
Ekyamateeka Olwokubiri 24:16
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
“Abazadde tebattibwenga lwa misango giziddwa baana baabwe, so n'abaana tebattibwenga lwa misango giziddwa bazadde baabwe. Naye omuntu anattibwanga lwa musango gw'azizza ye yennyini.”
Compare
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 24:16
2
Ekyamateeka Olwokubiri 24:5
“Omusajja bw'abanga yakawasa, talondebwanga kutabaala mu lutalo, so takozesebwanga mulimu gwonna ogwa lukale okumala omwaka mulamba; anaalekebwanga, n'abeera awaka ng'asanyusa mukazi we.
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 24:5