1
Ekyamateeka Olwokubiri 23:23
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Ekyo kye muneeyamanga n'emimwa gyammwe nga mweyagalidde mukikuumanga ne mukituukiriza.
Compare
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 23:23
2
Ekyamateeka Olwokubiri 23:21
Bwe muneeyamanga obweyamo eri Mukama Katonda wammwe, temulwangawo kubutuukiriza; kubanga Mukama Katonda wammwe talirema ku bubabuuza ne kifuuka ekibi gye muli.
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 23:21
3
Ekyamateeka Olwokubiri 23:22
Naye bwe muteeyamenga tewaabengako kibi kye mukoze.
Explore Ekyamateeka Olwokubiri 23:22