1
Ebikolwa by'Abatume 3:19
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kale mwenenye, mukyuke, ebibi byammwe bisangulibwe, ebiro eby'okuwummuzibwa mu maaso ga Mukama bituuke
Compare
Explore Ebikolwa by'Abatume 3:19
2
Ebikolwa by'Abatume 3:6
Naye Peetero n'agamba nti, “ Effeeza ne zaabu sibirina; naye kye nnina kye nkuwa: mu linnya lya Yesu Kristo Omunazaaleesi, tambula.”
Explore Ebikolwa by'Abatume 3:6
3
Ebikolwa by'Abatume 3:7-8
N'amukwata ku mukono ogwa ddyo n'amuyimusa. Amangwago ebigere bye n'obukongovvule ne bifuna amaanyi, n'agolokoka mangu n'ayimirira n'atambula, n'ayingira nabo mu Yeekaalu ng'atambula ng'abuuka ng'atendereza Katonda.
Explore Ebikolwa by'Abatume 3:7-8
4
Ebikolwa by'Abatume 3:16
Era olw'okukkiriza erinnya lye; oyo gwe mulaba gwe mumanyi erinnya lye limuwadde amaanyi, n'okukkiriza okuli mu oyo kumuwadde obulamu buno obutuukiridde mu maaso gammwe mwenna.
Explore Ebikolwa by'Abatume 3:16
Home
Bible
Plans
Videos