OKUBALA 14:9
OKUBALA 14:9 LB03
Ekikulu, muleme kujeemera Mukama, wadde okutya abantu abali mu nsi eyo, kubanga kijja kutwanguyira okubawangula, nga bwe twanguyirwa okulya emmere. Bo ekibadde kibakuuma, kimaze okubaggyibwako, naye ffe Mukama ali wamu naffe. N'olwekyo temubatya.”





