OKUBALA 14:6-7
OKUBALA 14:6-7 LB03
Yoswa mutabani wa Nuuni, ne Kalebu mutabani wa Yefunne, abaali mu abo abaaketta ensi eyo, ne bayuza ebyambalo byabwe olw'okunakuwala, ne beecwacwana, ne bategeeza ekibiina kyonna eky'Abayisirayeli nti: “Ensi gye twayitamu ne tugiketta, nsi mpitirivu obulungi.





