ABAROOMA 4:20-21
ABAROOMA 4:20-21 LBWD03
Teyalekayo kukkiriza, era teyabuusabuusa mu ebyo Katonda bye yamusuubiza. Yeeyongera okufuna amaanyi mu kukkiriza kwe, n'agulumiza Katonda, kubanga yakakasiza ddala nti Katonda asobola okukola kye yasuubiza.