YouVersion Logo
Search Icon

ABAROOMA 4:16

ABAROOMA 4:16 LBWD03

Kale ebyo Katonda bye yasuubiza byesigamye ku kukkiriza, biryoke birabikire ddala nti byava mu kisa kya Katonda okuweebwa ezzadde lya Aburahamu lyonna, sso si abo bokka abanywerera ku Mateeka, naye n'abo abalina okukkiriza nga Aburahamu kwe yalina, kubanga Aburahamu ye jjajjaffe ffenna