ABAFILIPPI 2:9-11
ABAFILIPPI 2:9-11 LBWD03
Katonda kyeyava amugulumiza ennyo, n'amuwa erinnya erisinga amannya gonna, bonna abali mu ggulu, n'abali ku nsi, era n'abali wansi w'ensi balyoke bafukaamirirenga erinnya lya Yesu, era bonna baatulenga nti Yesu Kristo ye Mukama, Katonda Kitaffe alyoke aweebwe ekitiibwa.





