MARIKO 8:37-38
MARIKO 8:37-38 LBWD03
Tewali kintu na kimu, muntu ky'ayinza kuwaayo okuzzaawo obulamu bwe. Buli akwatirwa nze n'ebigambo byange ensonyi mu bantu b'omulembe guno abava ku Katonda era ababi, n'Omwana w'Omuntu alimukwatirwa ensonyi lw'alijjira mu kitiibwa kya Kitaawe, ng'ali ne bamalayika abatuukirivu.”





