YouVersion Logo
Search Icon

ABEEFESO 1:18-21

ABEEFESO 1:18-21 LBWD03

Nsaba, emyoyo gyammwe gyeyongere amagezi, mumanye ebyo Katonda bye yabasuubiza bwe mwayitibwa, era mumanye n'obugagga obungi, abantu be bwe bafuna. Era nsaba mumanye amaanyi ge amasukkirivu, agakolera mu ffe. Amaanyi ago, geego gennyini agaazuukiza Kristo, ne gamutuuza mu ggulu, ng'aliraanye Katonda ku ludda lwe olwa ddyo, n'afuga abafuzi n'ab'obuyinza, n'ab'amaanyi, era n'abakungu bonna, si mu bulamu buno bwokka, naye ne mu obwo obugenda okujja.

Free Reading Plans and Devotionals related to ABEEFESO 1:18-21