YouVersion Logo
Search Icon

EBIKOLWA 7:57-58

EBIKOLWA 7:57-58 LBWD03

Naye bo ne baleekaana n'eddoboozi ery'omwanguka, nga baggadde amatu gaabwe, ne bamufubutukira bonna wamu. Ne bamufulumya ebweru w'ekibuga, ne bamukuba amayinja. Abo abaamukuba amayinja, engoye zaabwe ne baziteresa omuvubuka erinnya lye Sawulo, azikuume.