YouVersion Logo
Search Icon

EBIKOLWA 25:6-7

EBIKOLWA 25:6-7 LBWD03

Festo bwe yamala nabo ennaku nga munaana oba kkumi, n'aserengeta e Kayisaariya. Olunaku olwaddirira, n'atuula ku ntebe ey'obulamuzi, n'alagira baleete Pawulo. Bwe yaleetebwa, Abayudaaya abaava e Yerusaalemu ne bayimirira nga bamwetoolodde, ne bamulumiriza emisango mingi era eminene, gye bataasobola kukakasa.

Free Reading Plans and Devotionals related to EBIKOLWA 25:6-7