1 TIMOTEEWO 6:18-19
1 TIMOTEEWO 6:18-19 LBWD03
Basaanye okukola obulungi, balyoke babe bagagga mu birungi bye bakola, era babe ba kisa era abagabi. Bwe batyo beeterekere obugagga obulibagasa mu biseera ebirijja, ne bubafunyisa obulamu obwannamaddala.





