YouVersion Logo
Search Icon

1 ABAKORINTO 12:4-6

1 ABAKORINTO 12:4-6 LBWD03

Waliwo ebirabo bya ngeri nnyingi, naye Mwoyo abigaba ye omu. Waliwo engeri nnyingi ez'okuweerezaamu, naye Mukama aweerezebwa ye omu. Waliwo okukola kwa ngeri nnyingi, kyokka Katonda ye omu asobozesa bonna mu buli kye bakola.