1 ABAKORINTO 12:17-19
1 ABAKORINTO 12:17-19 LBWD03
Singa omubiri gwonna gwali liiso, okuwulira kwandibadde wa? Era singa omubiri gwonna gwali kutu, okuwunyiriza kwandibadde wa? Naye kaakano Katonda yateeka mu mubiri ebitundu ebyenjawulo, nga bwe yayagala. Singa byonna byali ekitundu kimu, olwo omubiri gwandibadde wa?





