YouVersion Logo
Search Icon

Mat 24:9-11

Mat 24:9-11 BIBU1

“Balibawaayo okubabonyaabonya ne babatta. Amawanga gonna galibakyawa olw'okubeera erinnya lyange. Bangi baliterebuka, ne balyaŋŋanamu enkwe, ne bakyawagana. Abalanzi ab'obulimba bangi balisituka ne bawubisa bangi.