YouVersion Logo
Search Icon

Mat 24:37-39

Mat 24:37-39 BIBU1

Ng'obudde bwa Nowa bwe bwali, bwe guliba ne mu kujja kw'Omwana w'Omuntu. Nga bwe gwali mu nnaku ezaakulembera omujjuzi: abantu baali balya, baali banywa, nga bawasa, nga bafumbiza, okutuusa olunaku Nowa lwe yayingira mu kyombo, ne batamanya, okutuusa omujjuzi lwe gwajja ne gubeerawo bonna, n'okujja kw'Omwana w'Omuntu bwe kuliba bwe kutyo.

Free Reading Plans and Devotionals related to Mat 24:37-39