YouVersion Logo
Search Icon

Mat 17:17-18

Mat 17:17-18 BIBU1

Yezu n'ayanakula n'agamba nti: “Owa, ezzadde lino eritakkiriza, eryonoonefu! Ndituusa wa okubeera nammwe? Ndituusa wa okubagumiikiriza? Mumundeetere wano.” Awo Yezu n'akabukira omwoyo omubi, ne gumuvaako; omulenzi n'awonera ddala okuva mu kaseera ako.